Skip to content Skip to footer

Gwebakutte ne ssekokko enzibe bamusse

Bya Abubaker Kirunda

Agambibwa okunbeera omubbi wa ssekokko, abatuze bamukakanyeko nebamukuba nebamutta.

Bino bibadde ku kyalo Kamwokya mu gombolola ye Buyengo mu district ye Jinja.

Omuddumizi wa poliisi ye Kakira David James Wamunyerere akakasizza ettemu lino, wabulanga ougenzi tanetegekereka bimukwatako.

Ono bamausanze ne ssekokko eno, nga kisybirwa ebadde nzibe okuva ewomutuze omu.avumiridde ebikolwa ebyokutwalira amateeka mu ngalo.

Leave a comment

0.0/5