Skip to content Skip to footer

Kabaka anjagala wakufuuka kyabulambuzi

Kabakaanjagala road

Executive director wa Kampala Jeniffer Musisi yeyamye okufuula  eky’obulambuzi oluguudo olwa Kabaka Njagala, oluli mukudabirizibwa .

Jenifer Musisi okwogera bino abadde asisinkanye Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga e Bulange Mengo.

Musisi agambye nti oluguudo luno lugenda kuzimbibwako ebiyitirirwa okusobola okusikiriza abalambuzi era lwakumalirizibwa mubudde.

Okusinzira ku munamawulire wa Kabaka Dick Kasolo akafubo wakati wa Katikiro ne Jeniffer Musisi kavuddemu ebibala era nga bingi ebitukidwako.

 

Leave a comment

0.0/5