Skip to content Skip to footer

Kadaga asabye abavubuka okwesonyiwa eby’obufuzi ebitazimba.

Bya Sam Opio.

Speaker wa parliament ya Uganda alabudde abavubuka be Kamuli okwewala okumalira obudde mu by’obufuzi, wabula bafube kukola beegobeko bwavu.

Bino Kadaga ebyogedde aliko obuyambi bwawa abavubuka abooza emotoka , nga bano abawadde ebyuma ebyomulembe ebigenda okubagondeza mu mirimo gyabwe.

Ono abasabye okufaayo okukolagana n’abantu ab’ensonga gyebali , sosi kumala budde n’abantu abatayinza kuzimba.

Leave a comment

0.0/5