Skip to content Skip to footer

Kamya alonze Eng Andrew Kitaka okukolanga ED

Bya Damalie Mukhaye

Minister wa Kampala Betty Olive Kamya alonze director wa engineering Eng Andrew Kitaka okuklola ngakulira emirmu gyekikugu mu Kampala capital city authority.

Kino kyadiridde okulekulira kwabadde Nnankulu Jenniefer Musisi, newasigalawo omuwaatwa.

Mu kiwadiiko minister kyafulumizza lwaleero nga 18th December, agamby nti Eng Kitaka ono wakujira ngakola emirmu, okutuusa omukulembeze we gwanga lwanalonda Executive Director omugya.

Yye abadde akolanga ED Sam Sserukuuma wakusigala ngomusigire.

Leave a comment

0.0/5