Skip to content Skip to footer

Katumwa alumiriza mukyala lwe

Katumwa 2

Poliisi olwaleero eyazizza amaka g’omugagga David Katumwa avunaanibwa ogw’okutunuza omwana w’emyaka 16 mu mbuga za sitaani.

Katumwa yakwatiddwa olunaku lwajjo okuva mu maka ge e Luwafu n’aggalira ku poliisi ye Katwe

Mu sitatimenti gy’akoze ku poliisi olwaleero, Katumwa agambye nti bino byonna bikolebwa eyali mukyala we okumuswaza

OMwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano Patrick Onyango agamba nti bayazizza amaka ga Katumwa kyokka nga tebazuddeeyo Kintu kyonna kyekuusa ku musango

Failo ye kati bagisindise wa munnamateeka wa gavumenti era nga ssabbiiti ejja ono wakuggulwaako misango gyakujjula bitannaba kuggya.

Leave a comment

0.0/5