Bya Damali Mukhaye.
Ekitongole ekya KCCA kitegeezeza nga bwekigenda okuyigga amasomero gonna agatalina bisaanyizo wabula nga gasuubira okugulawo ku Monday gasomese olusoma luno olusooka.
Bwabadde ayogerako ne banamawulire wali ku city hall, omukyala nga ono yakulira eby’enjigiriza mu KCCA agambye nti waliwo amasomero 48 gebaawadde obutasuka lw’akutaano okutuukiriza ebisaanyizo, oba sikyo gagalwe
Ono agamba nti amasomero agatalina bizimbe, kaabuyonjo, abasoma kko nebirara gonna gagenda kuggalwa.
Kati ono asabye abazadde obuteefieriza ssente zaabwe nga bawataala abaana baabwe mu masomero gano