Skip to content Skip to footer

Ababaka ba NRM bawagidde Gavumenti ku KCCA

Mbabazi

Ababaka mu kibiina kya NRM bawagidde gavumenti ku nsonag za KCCA

Bino babisaliddewo mu kabondo k’ababaka ba NRM akatudde olunaku lwaleero.

Gavumenti yasalawo obutakkiririza mu kiragiro kya Kooti ekikkiriza nti Lukwago ye Loodimeeya nga bagamba nti ekiragiro kino kyayisibwa mu bukyaamu.

Wabula bboa bavuganya nga bakuelmbeddwaamu omubaka Betty Nambooze Bakireke bagamba nti kuno kukootakoota mu ga lumonde kubanga NRM teyinza kusinga kooti maanyi

 

Leave a comment

0.0/5