Skip to content Skip to footer

KCCA yakutendeka abakwasisa amateeka

Bya Ivan Ssenabulya

Minisita omubeezi owa Kampala Benny Namugwanya Bugembe agamba nti balina entekateka okutwala abantu babwe abakwasisa amateeka mu kibuga mu mawanga amalala okuyiga enkola yemirimu.

Bino abyogeredde Mukono mu musomo ogutegekeddwa ku okubangula abakiise nabakulembeze mu divisions zonna
ezikola ekibuuga ku ntekateka za gavumenti, ngagambye nti basubira okukola kino mu mwezi gwomusanvu.

Mu musomo guno ba kansala bemulugunmyizza ku bukambwe bwabakwasisa amateeka, ne minister kwekubagumya

Leave a comment

0.0/5