Skip to content Skip to footer

Kooti yennyini ate bajituttwe mu kooti

Bya Ruth Anderah

Kooti ejjulirwamu bajitutte ate mu mbuga, mu kooti eya ssemateeka olwokulemrerewa okukola emirimu gyayo, okulamula emisango gyebyokulonda mu budde.

Krispus Ayena Odongo ayagala kooti ya ssemateeka ayagala kooti ya ssemateeka eragire nti ennamula zonna eziwererddwa mu bbanga eriyiseeko nga bwekirabikiddwa mu ssemataaka naddala ku misango gyebyokulonda nti zonna zaali nfu.

Ebbanaga lya myezi 6 kooti ejjulirwamu lyelina okulamula emisango gyebyokulonda ejiba jibaleteddwa.

Odongo mu nnamula ye anokoddeyo etteeka lya palamenti eryebyokulonda erya Elections Act 2010.

Odongo nga munna-Ugnda awawabidde ne ssabwolereza wa gavumenti nga wano aniokoddeyo emiasango egyenjawulo ejizze jikandalirira wabula oluvanyuma nejiramulwa ngobudde buyiseeko.

Leave a comment

0.0/5