Bya Damali Mukhaye.
Olunaku olwalero Uganda lweygasse kunsi yonna okukuza olunaku olw’obupira bukalimpitawa buyite condom
Twogedeko ne minister akola ku by’obulamu Dr. Jane Aceng nagamba nti mukaseera kano abantu abalina mukenenya bakakanye okutuuka ku bitundu 6% okuva ku bitundu 7.3% , nga bino byona bibala byabupiira buno.
Ono agamba nti okuva ministry lweyaleete enkola eyawamu ey’okulwanyisa mukenenya okuli nokugaba obupiira buno okwobwereere mukeneneya agenze anafuwa.