Ekibira kya Mabira kiweddeko abantua baali bakyesenzaako
Kino kyazuuliddwa ababaka ba palamenti abalambudde ekibira kino
Nga bakulembeddwaamu ssntebe waabwe Michael Werikhe, ababaka bano bagambye nti n’ebifo ebyaali bikaze nga temukyaali miti nabyo bijja bitereera ng’ekibira kino kyakuddamu okukwata
Minisita akola ku byobutonde bw’ensi Ephraim Kamuntu agamba nti gano mawulire malungi era nga kijja kuyamba okukuuma ekibira
Ekibira kino kyaali kyasengako abantu nga kizze kisaanawo munda