Skip to content Skip to footer

Manifesito ya NRM ekoledwako ne bitundu 95%

Bya Benjamin Jumbe,

Gavt eri mu buyinza egamba nti esobodde okutukiriza ebitundu 95% ku bintu ebiri mu manifesto yabwe eyekisanja kino.

Bino byogeddwa ssabaminisita Dr Ruhakana Rugunda bwabadde atongoza ssabiiti minisitule za gavt mwezanjiza ebyo bwebakoze.

Rugunda agambye nti gavt ya NRM esobodde okuzaawo enyonyi ye ggwanga eya Uganda airlines, okwongera ku bungi bwa masanyalaze, nokutuusa amazzi amayonjo mu bantu.

 

Leave a comment

0.0/5