Bya Shamim Nateebwa
Ministry yebyobulamu yakugema okwomukamwa ekirwadde kya Cholera okwetoola egwanga.
Bino webijidde nga Cholera yagobye era nakakasibwa mu Kampala nemu bitundu bye gwanga ebiralala.
Minister Opendi ategezeza nti entakateeka eno egenda kutandika mu wiiki bbiri mu maaso.
Wabula ategezeza nti okugema tekugenda kuyimiriza ntekateeka endala, ezokulwanyisa Cholera.