Skip to content Skip to footer

waliwo abamenye amayumba ge’ssaza e Buwekula

Bya Magembe Sabiiti

Ekibinja kya bantu abeyita Abasazima bamenye enyumba z’obwakabaka bwa Buganda ezazimbibwa ku lubiri lwa Nakayima e Buwekula mu district ye Mubende.

Avunanyizibwa ku by’obuwanga n’ennono ku lukiiko lwe essaza lye Buwekula Nanyonga Abbey, ategezezza nti mu nyumba zebamenye kwekuli enyumba ya Bachewzi, Ekigango ne nyumba ya Balongo.

Ono avumiridde ebikolwa bino.

Leave a comment

0.0/5