Skip to content Skip to footer

Mu South Sudan ekitta bantu kitandise

South ssss

Ebikumi n’ebikumi by’abantu battiddwa mu ttemu erigendereddwaamu amawanga agamu mu ggwnaga lya South Sudan.

Kino kibaddewo ng’abayeekera bezza ekitundu kye Bentui nga kino kikubyeeko amafuta

Okusinziira ku kiwandiiko okuva mu kibiina ky’amawanga amagatte, abattiddwa basangiddwa mu muzikiti, mu makanisa ne mu malwaliro

Mu ngeri yeemu era waliwo ekiwandiiko ekijjudde obukaayi ekisomeddwa ku mikutu gy’amawulire nga kiragira abantu abamu okwamuka ekibuga kko n’okukunga abasajja okukwata abakyala

Omukulembeze w’eggwanga lino Salva kIir mudinka ate gwebatalima kambu Riek Machar yye Nuer

Okulwanagana kwabalukawo mu mwaka oguwedde nga Machar agezaako okuvuunika gavumenti ya Kiir

Leave a comment

0.0/5