Skip to content Skip to footer

Mulwanyise obusaanyi- temulinda gavumenti

sewungu 2

Abalimi mu disitulikiti ye Kalungu basabiddwa okwekolamu omulimu okulwanyisa obusaanyi obwabalumba mu kifo ky’okulindirira gavumenti

Obusaanyi obwogerwaako bwalumbye nnimiro eziwera mu district eno nga buno bulya buli kyakiragala

Omubaka ow’ebimu ku bitundu ebikoseddwa, Gonzaga Ssewungu agamba nti abalimi keekadde batereke nga ensimbi z’okukozesa okufuuyira obusaanyi buno.

Leave a comment

0.0/5