Skip to content Skip to footer

Museveni yemulugunya ku bulimba bwabamuvuganya

Bya Ritah Kemigisa

Omukulembeze we gwanga, Yoweri K. Museveni nga yakutte bendera ya NRM ku bukulembeze bwe gwanga avumirirdde aboludda oluvuganya gavumentti, bagamba nti bagenda basasanya obulimba ku kulonda kwolwokuna, okubindabinda.

Agambye nti amawulire gasasanye wonna nti okulonda Kyagulanyi owa NUP kwakuberawo nga 14 January 2021, ate okwa NRM kuberewo nga 5 January.

Kati Museveni agambye nti obulimba obwengeri ngeno bwakyana kito, wabula nasaba banansi bonna okugenda belondere abakulembeze baabwe nga 14 January.

Leave a comment

0.0/5