Nabagereka Maama Syliva Naginda agamba nti ekivuddeko obusiwuufu bw’empisa mu baana bazadde.
Ng’ayogerako eri abakyal abakulisitaayo ku kkanisa ya St John e Kawuku Ggaba, Nabagereka agambye nti abakyala beerabidde omulimu gwaabwe buli kimu nebakirekera abakozi
Mu bakyala bano mubaddemu bannamwandu aba mothers union, bakyaala b’abasumba n’abalala.
Onoa gamba nti eno yensonga lwaki abaana bakula muwawa nga tebaliiko kuwabula