Skip to content Skip to footer

Museveni yesozze akalulu ka Kyadondo

Bya Damali Mukhaye

Pulezidenti  Yoweri Kaguta Museveni  olwaleero naye asuubirwa e Kyadondo okukubira munna NRM William Sitenda Ssebalu kampeyini mu kulonda kuno okubindabinda nga ne kampeyini zikomekerezebwa olwaleero.

 

Munnamawulire wa pulezidenti Don Wanyama atutegezezza nti ssentebe w’ekibiina kino Museveni ayagala kuperereza balonzi balonde munnakibiina kye Ssebalu.

 

Era nno mungeri yeemu munna FDC Dr Kizza Besigye naye asuubirwa okwesogga olwokaano okunonyeza omuntu we Apollo Kantinti akalulu.

 

Leave a comment

0.0/5