File Photo: Ebizimbe nga emenyedwa Musisi Musisi owa maanyi ayise mu ggwanga lya Afghanistan, Pakistan ne India asse abanti abasoba mu 100 Ku bano abasoba mu 50 bafudde mu Pakistan. Ebyempuliziganya bitataaganye era ng’ebizimbe bingi abantu babidduseemu nga balowooza biganda kuyiika.