Skip to content Skip to footer

Mutabaazi ayambalidde ssentebbe munne

Bya Barbra Nalweyiso

Sentebe wa district ye Lwengo, George Mutabaazi  aterede mukulembeze munne Akaka, ssentebe wa district y’emityana Joseph Luzige, nga amulanga butakulakulanya bantu be.

Mutabaazi agambye, nti ye talabagankako nsiko nga gyeyasanze e Mityana.

Ono abadde Mityana, wabula agambye nti, Luzige alunda misota.

Wabula, sentebe wa district eno Joseph Luzige, ategezezza, nga munywanyi we Geoge Mutabaazi alina ekizibu, kuba ayogera nga tamaze kwekenenya nsonga.

Leave a comment

0.0/5