Skip to content Skip to footer

Nakabutuzi afiridde ewa mulerwa

Bya Ivan Ssenabulya

Abatuuze be Kitega mu mu munispaali ye Mukono mulerwa, bamulungunya ku mulerwa gwebagamba nti abakyala abembuto basusse okufiranga mu mikono gye.

Bano okuvaayo okwemulugunya ku Milly Nalwadda amanyiddwa nga Maama Peace, kidiridde Sarah Nakanwagi owemyaka 27 okuffira mu mikono gye, nga kigambibw anti kyavudde ku mpisa ey’embisa gyeyamukubye nafa.

Ssentebe wa Mukono Central Division Jamil Kakembo alabudde abakyala okukomya okwesiga abantu nga bano abatali bakugu, wabula bagendenga mu malwaliro.

 

Leave a comment

0.0/5