Skip to content Skip to footer

Nambooze Ayagala Olulimi Lwaba-Kiggala lufuuke Lwa’buwaze

MUKONO

Bya Ivan Ssenabulya

Omubaka wa munispaali eye Mukono Betty Nambooze asabye gavumenti okufuula ekyo’buwaze abaana okusoma olulumi olwo’bubonero oba ‘’Sign Language’’ naddala mu bibiina ebisooka.

Nambooze abadde ku mukolo ogwatagekeddwa okumanyisa abantu ku bakiggala ogubadde mu bimuli bya Mayor e Mukono.

Abekibiina ekigatta abazadde abalina abaana bakiggala ekya National Association of Parents with Deaf Children, bebategese omukolo.

Leave a comment

0.0/5