Skip to content Skip to footer

Nambooze Bamulongosezza olwaleero

Bya Ivan Ssenabulya

Omubaka owa munispaali eye Mukono olwaleero alongoseddwa eranga akyali mu coma.

Omubaka Betty Nambooze wiiki ewedde yatwalibwa mu gwanga lya Buyindi, olyuvanyuma lwalipoota zabaswo okulaga nti yakosebwa enkizi, oluvanyuma lwokulwanagana okwali mu palamenti.

Omwogezi wekibiina kya DP e Mukono Julius Nkangi atukaksizza nga government bweyakoze ku bujanjabi.

Abamu ku bawerekerako osmubaka ye mwami we Henry Bakireke.

Leave a comment

0.0/5