Skip to content Skip to footer

Ababaka batabukidde poliisi

pregnant officer

Ababaka mu lukiiko olukulu olw’eggwanga bongedde okutabuka ku basirikale abakyusiddwa okuva ku palamenti olw’okubeera embuto

Bano bagamba nti ensonga eno bakujanja mu palamenti ebeere ng’enonyerezebwaako

Abakyala bano abakulembeddwaamu omubaka Betty Amongi bagamba nti ekyakoleddwa kimenya mateeka kubanga kirinyirira eddembe ly’abakyala.

Amongi bagamba nti kyebeetaga kwekulaba ng’abakyala bano bazze ku mirimu

Wabula yadde ng’abakyala bagamba bati, poliisi egamba nti abakyala bano beebamu ku ba ofiisa omunaana abakyusiddwa olw’okulagajjalira emirimu gyaabwe ekyavaako embizzi okuyingizibwa mu palamenti

Leave a comment

0.0/5