Skip to content Skip to footer

Eyakuba omusirikale wa KCCA ali Luzira

kcca arrest them

Agambibwa okukuba omusirikale wa KCCA  asindikiddwa Luzira.

Anderson Kalibbala asimbiddwa mu maaso  g’omulamuzi   Moses Nabende omusango n’agwegaana.

Kigambibwa nti nga 15 omwezi oguwedde, omukulu ono yakkakkana ku Sam Mugabi n’amukuba n’ayuza n’essaati ye ng’amulanga kumuwambako buddole bw’abaana bweyali  atembeeya.

Omusango yaguddiza ku mukwano arcade mu kibuga kampala.

Kalibbala wakudda mu kooti nga 25 omwezi guno

Leave a comment

0.0/5