Skip to content Skip to footer

Ebbeeyi y’amafuta erinnye

fuel pump

Nga wakayita olunaku lumu lwokka ng’abamasimu bategeezezza nga bwebagenda okwongeza ebisale bya mobayilo mane, bbo ab’amafuta tebalinze era bagongezza

Emu ku kkampuni ggaggadde eya amafuta eya VIVO energy oba giyite shell eyongezza shs 50 ku mafuta nga kati ga shs 3750 ku masundiro gaayo

Akulira kkampuni ya Vivo, Hans Paulsen agambye nti kino bakikoze kubanga nabo babongerako omusolo

Leave a comment

0.0/5