Skip to content Skip to footer

Waninda w’akunonyerezebwako

Bya Ruth Anderah

Essiga eddamuzli lilagidde wabeewo okunonyereza okwamangu ku mukoz wabwe eyakubye banamwulire.

Mu kiwandiiko ekifulumiziddwa omuwandiisi wa kooti Esta Nambayo, agambye nti ebyalabikidde ku katambi ngomumyuka womuwandiisi avunzyzibwa ku byokutekateeka Fred Waninda, bitekeddwa okunonyerezebwako.

Kati alagidde nti kino kikolebwe mu naku 7.

Waninada wiiki ewedde yalabiddwako ngakuba munamawulire munda mu kooti, ku nsonga ezitanamanyika.

Leave a comment

0.0/5