Skip to content Skip to footer

Obuganda busanyukidde omulangira

Omulangira

Obwakabaka bwa Buganda busanyikidde amawulire g’omulangira Edward Mbogo.

Omulangira ono yazaaliddwa omulangira David Wasajja n’omuzaana Marion Nankya ku lunaku lw’omukaaga.

Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, akyaddeko mu ddwaliro gyebali n’ategeezezza nti mu butuufu Obuganda buladde

Owek.Mayiga agambye nti kati balinda ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda mutebi okutuuma omulangira ono amanya amalala.

Leave a comment

0.0/5