Skip to content Skip to footer

Obululu obulala bujja

File Photo: Abantu nga basimbye lini okulonda
File Photo: Abantu nga basimbye lini okulonda

Akakiiko k’ebyokulonda kasuubira ekitereke ky’obululu ekyokubiri okutuuka mu ggwanga olwe’eggulo lwaleero.

Nga ayogerako nebannamawulire amakya galeero, ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda Eng Badru Kiggundu ategezezza nmga bwebasuubira obululu 361 obwokukozesebwa mu kulonda kwokuzidisitulikiti.

Kiggundu agamba obululu buno babusubira ku ssaawa 10 ez’olweggulo.

Mungeri yeemu  Kiggundu ategezezza nga obululu 15,987,800 bwebwatuuka mu ggwanga wiiki ewedde.

Leave a comment

0.0/5