Skip to content Skip to footer

Obusaanyi obulya kasooli bukendedde.

Ssebuliba Samuel.

Minisitule ekola ku by’obulimi ekakasiza nga obusaanyi obwali butigomya abalimi naddala aba kasooli mu gwanga bwebugenze bukendeera, era nga kino kyeragidde ku kyegengera kya kasooli kaakano Uganda mweli.

Twogedeko ne Beatrice Byarugaba nga ono yaakola ku by’abalimisa mu minisitule  ekola ku by’obulimi naagamba nti district ezaakosebwa enyo kaakano zigenze zisuuka, kale nga n’abalimi abamu bagenze babwerabira.

Kati ono agamba nti kyeragidde mu kasooli omungi Uganda gwerina, nga kino kyekiviiriideko ne beeyi okukakana.

 

Leave a comment

0.0/5