Skip to content Skip to footer

Obutabanguko bweyongedde ku kyalo

Bya Ivan Ssenabulya

Abakulembeze ku kyalo Ttakajunge, mu munisipaali ye Mukono balaze okutya kungeri, obutabanguko mu maka gyebweyongedemu.

Okusinziira ku Nabakyala we kyalo kino, Josephine Nazziwa, emisango gyebasinga okufuna gya ndoliito mu bafumbo.

Kuno agamba nti kuliko obwenzi mu bakazi, abasajja obutalabirira maka nebiralala.

Kino akitadde kungeri abasajja, ku kyalo gyebafukamu ba lubogye, ngakubirizza abasajja okutukirzanga obuvunayzibwa bwabwe.

Leave a comment

0.0/5