Skip to content Skip to footer

Okubala abantu kwankya

Eggwanga lisuze bulindala ng’okutandika okubala abantu kutandika olunaku olw’enkya.

Okubala abantu kutandika kwakumala enaku 10 era nga government erabudde abo abanagaana okubalibwa nti bakuvunanibwa.

Byo ebyokwerinda biywezeddwa okwetolola eggwanga lyona.

Minister w’obutebenkevu mu ggwanga Muluuli Mukasa,  agambye nti mu district omuli obutalli butebenkevu, nga e Yumbe , ababala abantu bakuwerekerwa poliisi.

Leave a comment

0.0/5