Skip to content Skip to footer

Okuggala amasomero kukyabayombya

Bya Ivan Ssenabulya

Abakulembeze e Mukono bawakanyizza entekateeka zo’mubaka Nambooze eyaweze okukunga abantu balwanyise abalambuzi bamassomero ku kyokuggala amasomero gebagamba nti tegalina bisanyizo.

Omubaka Nambooze yategeza nti amasomero agagalwa gali mu mbeera nnungi nokusinga aga gavumenti, kalenga kuno kulemesa baana babanaku.

Wabula omumyuka wa mayor we Mukono Jamadah Kajoba agamba nti kikafuuwe ebikwekweto bino byakugenda mu maaso, kubanga birubiriddwa kulongoosa mutindo gwabyanjigiriza.

Leave a comment

0.0/5