Skip to content Skip to footer

Okulonda mu biffo ebimu kwongezeddwayo

Bya Ivan Ssenabulya

Mu gwanga lya Kenya, akakaiiko akebyokulonda aka Independent Electoral and Boundaries Commission kayiirizza okulonda mu bifo ebimu, obwegungungo gyebukutte wansi ne waggulu.

Bwabadde ayogera na banamwulire kungeri okulonda gyekutambulamu, mu kibuga ekikulu Nairobi, akulira akakiiko ka IEBC Wafula Chebukati agambye okulonda mu masaza Homabay, Chaya, Migori nemu Kisumu kwongezeddwayo.

Eno okulonda kwongezeddwayo okutukira ddala ngennaku zomwezi 28th lwelwomukaaga lwa wiiki ejja.

Leave a comment

0.0/5