Bya samuel ssebuliba.
Okunonyereza okuzze kukolebwa kuzze nga mu kubuli bannayuganda bataano omu yekka yeyasomako okutuuka mu secondary.
Wabula ebibalo bya Ministry ekola ku by’enjigiriza biraga nga abaana abaana naddala abali mu bonna basome bwebongedde okuyita ku mitendera gyonna.
Kati leero twogedeko ne banamawulire nga twagala okumanya oba enkola eyabonna basome egasizza bannayuganda okuva lweyajja