Skip to content Skip to footer

Omubaka Kyagulanyi alabiseeko mu kooti e Gulu

Bya Ivan Ssenabulya

Omubaka wa Kyandondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu, ne banne bwebavunanibwa okulya mu nsi olukwe balabiseeko mu kooti enkulu mu district ye Gulu.

Bano bavunanibwa okulya mu nsi olukwe, ngoludda oluwaabi lugamba nti banawuka nbakuba mmotoka mu luseregende lwomukulembeze we gwanga amayinja, mu biseera byokulonda okujjuza ekifo kyomubaka wa munsipaali ye Arua.

Bano babadde mu maaso gomulamuzi Isaac Kintu, ngoluvanyuma omusango gwongezeddwayo okutukira ddala nga 10 January omwaka ogukka 2018.

Leave a comment

0.0/5