Bya Opio Sam Calab
Omusajja omukadde abadde ayokya ebisubi mu nnimiro, asirituse nagwa nafa ekiziyiro.
Kelementi Wankya owemyaka 80 nga mutuuze ku kyalo Kalange mu gombolola ye Nkondo mu district ye Buyende.
Omuliro gutabye naziyira nagwa wansi era nafa
Omwogezi we gombolola ye Nkondo Ivan Wanga agambye nti omugenzi abadde nekirwadde, ekimutawaanya.