MULAGO
Bya Shamim Ntaeebwa
Waliwo omukazi, ategerekese nga Anent Kalungi omutuuze we Buwaatte, ali ku kisituliro mu ddwaliro e Mulago anyiga biwundu oluvanyuma lwomwami we okumukaka omukwano.
Ono atagezezza nti ali mu bulumi, wabulanga omumwami we Johnson Musiime yeyakimutisizaako nga kati takyasobola kutambula.
Ategezezza nti guno si gwegwabadde omulundi ogusoose.
Ono takyasobola kutambula yadde okutul;a b aganzika muganzike.
Yye omusajja mu kiseera kino aliiira ku nsiko.