Skip to content Skip to footer

Omukazi bamusobezaako nebamutta

Bya Abubaker Kirunda

Poliisi e Iganga etandise okunonyereza ku batamanaya nangamba, abatemudde omukazi owemyaka 30, omulambo gwe nebagusuula ku mabbali ge kkubo.

Omugenzi ye Amina Namulondo ngomulambo gwe gusagiddwa, ku kyalo Nakavule B.

Omwogezi wa poliisi mu Busoga East, James Mubi  agambye nti basubira aomugenzi basoose kumusobyako, noluvanyuma nebamutta.

Poliisi egamba nti omuyiggo ku batemu bano gutandise.

Leave a comment

0.0/5