Bya Magembe Sabiiti.
E Kyegegwa: Police mu district ye Kyegegwa eri kumuyiggo gw’a batemu abawambye omukazi ne bamusobyako n’oluvanyuma nebamutta.
Ettemu lino libadde ku kyalo Kako mu town council ye Kyegegwa , nga eno abatuze basanze omulambo gw’omukazi ono atategerekese Manyage nga gusuliddwa ku mabbali ge kubo .
Omuddumizi wa police e Kyegegwa Benon Byamukama akakasizza ettemu lino nategeeza nga police bwetandiise okunonyereza