Skip to content Skip to footer

Omukuumi afiiridde ku loogi

Omukuumi  asangiddwa ng’afiiridde ku mulyango gw aloogi

 

Omugenzi ategerekeseeko lya Bwambale ng’ono yava bundibuggyo.

 

Bwabale abadde akuuma ku Rock Gadens lodge esangidwa e Kasese mu kibuga

 

Mukwaho gwomugenzi, Moses Baluku agamba nti omugenzi abadde aludde ngakaaba omutwe wabula nga ukama we yamugaana okudda ewaka.

 

Ono wafiride  wasangidwawo ecupa ya soda  n’amandaazi  era nga byonna bitwalidwa police okwongera okubyekebejja

Leave a comment

0.0/5