Ssebuliba samuel.
Police e Rubanda ekutte abantu basatu nga bano bateberezebwa okubaako kyebamanyi kukutibwa kw’omusajja wa myaka 53.
Attiddwa ategerekese nga Phillip Werondere , nga ono kigambibwa nti attidwa mukyalawe Mildred Bagambe nga yekobaanye nabaanabe 2 abali wakati wemyaka 12-20 .
Ayogerera police yeeno Elli Matte agamba nti bano baludde ebanga nga balina enkayana mumaka ez’omunda, wabula nga entabagana ebadde yagaana.
Ono agamba nti olunaku lw’eggulo ono yabadde ali mu fumbiro omukyala n’amuwuttula omusekuzo kumutwe namutta