Skip to content Skip to footer

Omuliro ku Poliisi e Katwe

KATWE

Bya Sam Ssebuliba

Wano e Katwe omuliro gukutte amayumba ga’baserikale mu barracks amayumba 10 negasaanawo.

Collins Agaba nga yayogerera police ezikiriza omuliro mu Uganda agambye nti bayitiddwa bukubirire, wabula bagenza okutuuka nga mpaawo kyakutaasa nnyo.

Ono agambye nti wabula basobodde okukaanya omuliro guno obutasasaana, okukwata ne-police yenyini.

Leave a comment

0.0/5