Omuliro gukutte negusanyawo bya bukadde ku kisaawe ky’enyonyi ekya Jommo Kenyata mu kibuga Nairobi.
Tewali Muntu alumiziddwa okusinziira ku kitongole ekiddukanya eby’entambula by’enyonyi ekya Kenya Airports Authority .
Ekiviiriddeko omuliro guno tekinategerekeka wabula nga ebyentambula byenyonyi bbyo bisanyaladde .
President we ggwanga lino Uhuru Kenyata yatuuse dda ku kisaawe kino okulaba ekigenda maaso.