Poliisi eyitiddwa bukubirire okuzikiza omuliro ogukutte ekizimbe kya Uganda house
Omuliro guno gutandikidde mu kifo awasimba emotoka .
Kino kijjeeko amasanyalaze era lifiti zonna nezesiba.
Yye akulembeddemu abaziinya mooto Joseph Mugisa agamba nti omuliro guno guteekwa okuba nga guvudde ku tulansifooma
Mugisa wabula agamba nti basobodde okutaasa ebintu bingi kubanga batuuse mu budde