Skip to content Skip to footer

Omumuli guli Gulu

Police torch Kaweesi

Ng’omumuli gwa poliisi ow’emyaka ekikumi kukyagenda mu maaso n’okutambuzibwa okwetoloola eggwanga, poliisi eno egamba nti etegese emikolo emitontono eginafundikirwa n’ebikujjuko gaggadde nga 3 omwezi gw’ekkumi

Omumuli guno gwatandika okutambula omwezi oguwedde nga wetwogerera guli Gulu.

Omwogezi wa poliisi Fred Enanga agamba nti bakutegeka ssabiiti y’emirembe, ey’okulwanyisa obutujju,n’ ey’eddembe ly’abaana nga zonna zakukyuusa linnya lya poliisi.

Leave a comment

0.0/5