Skip to content Skip to footer

Omusajja Atiddwa, e Namugongo

NAMUGONGO

Bya Damalie Mukhaye

Omuntu omulalal atiddwa, nebamusuula ku luguudo lwa North by pass okulinaana Namugongo, ngono awezezza omuwendo gwabantu 19 abakatibwa mu district ye Wakiso wakati womwezi Ogw’okutaano No’gwomunaana.

Okusinziira ku musasai waffe, Damalie Mukhaye atuseeko mu kifo awabdde entiisa eno, omuganzi ngabadde musajja yasangiddwa ngakyassa ngakaaaba asaba buyambi, wabula oluvanyuma asizza ogwenkomerero.

Omugenzi abadde tanategerekeka bimukwatako.

Kati omulambo gutwaliddwa mu gwanika lye ddwaliro e Mulago okwebejjebwa ngo’kunonyereza bwekugenda mu maaso.

Bino webijidde nga waliwo omukazi era eyatiddwa olunnaku olwe ggulo, omulambo negusulibwa Entebe-Kitara.

Leave a comment

0.0/5