Bya Abubaker Kirunda.
Entiisa ebuutikidde abatuuze be Walukuba wano mu -Masese Division , omusajja wa myaka 30 bweyetukidde mu lodge.
Samuel luuka nga mukozi wa Bidco yaasangiddwa nga yetugudde mu lodge emu esangibwa e Masese amakya ga leero.
Kigambibwa nti omugenzi ono okwejja mubudde akozeseza buguwa bwa ngato.
Mukaseera kano police etandise okunonyereza ku nsonga eno