Bya Kirunda abubaker.
Mu disitulikiti ye Buikwe omusajja wa myaka 43 asazeewo okwetuga nga enonga ya mukyalawe kumulekawo.
Emma Gumisiriza kaakano y’emugenzi , nga ono omulambogwe gusangidwa nga gulenjejera munjuuye gy’abade apangisa mu Kizungu zone mu munisipaali ye Njeru.
Abatuuze bagamba nti omugenzi abadde aludde nga ayombagana ne mukyalawe, era nga bwabadde yetta aleseewo obubaka obusiibula mukyalawe, kko n’okumulumiriza nga bwamuviirideko okwetta.